Ministry of Local Government_Buganda
@LocalGovt_Bug
Official page for the Ministry of Local Government @BugandaOfficial
คุณอาจชื่นชอบ
#LuwaloLwaffe2025: Abantu ba Kabaka okuva mu masaza; Busujju, Kyaggwe, Bugerere ne Kyaddondo- eggombolola Mumyuka Kamengo, Mut. VII Kawolo, Mumyuka Maanyi, Ssaabaddu Malangala, Ssaabawaali Butayunja, Ssaabagabo Kakindu ne Ssaabagabo Lufuka bakiise embuga. Minisita @KazibweIsrael…
Nga 8/10/1962, Omulangira wa Bungereza Edward (Duke of Kent), yajja mu Bulange n'asisinkana Ssekabaka Muteesa II okuddiza Buganda obwetwaze bwayo olwo ne Uganda eyawamu n'eweebwa obwetwaze enkeera nga 9. Leero mu kujjukira emyaka 63, tukuzizza olunaku lwa Bulungibwansi ne…
Leero tukuza olunaku lwa Gavumenti ez'Ebitundu mu Buganda nga tujjukira n'emyaka 63 nga Buganda eddiziddwa obwetwaze. Katikkiro @Cpmayiga atongozza mayiro ya Bulungibwansi mu ggombolola ya Musaale Busukuma bw'atuuse okwetaba ku mukolo gw'okujaguza olunaku luno.
Mwebale nnyo Bannabusujju okujjumbira #EmmwanyiTerimba Okugoba obwavu, buli muntu ateekwa okumanya wakwata; obulimi, obulunzi, obweggassi, obusuubuzi, obusomesa, amakolero n'emirimu emirala. Kyokka mu byonna bye tukola, tukulembeze obuyiiya, obwerufu, okukola n'okwagala,…
Tutuuse mirembe okuva e Dubai mu UAE gye tubadde ku bugenyi obw'ennaku 5, twagguddewo Ttabamiruka wa Buganda Bumu mu Buwalabu, tusobodde okulambula ebifo eby'enjawulo n'okusisinkana abakulembeze ab'enkizo mu Nsi eyo era tusuubira ebibala bingi Byonna byatambudde bulungi, kyokka…
Enkya ya leero, abantu ba Kabaka bakiise Embuga mu nkola ya #LuwaloLwaffe Ssaza Mawokota; Ssaabaddu Kituntu, Ssaabawaali Nkozi ne Mut. II Kirengente Ssaza Busiro; Ssaabawaali Kasanje ne Ssaabagabo Nsangi Buddu; Ssaabawaali Bukoto Kyaddondo; Mut. IV Mukulu wa Kibuga Mengo Lubaga…
Ntongozza ttabamiruka wa Buganda Bumu mu Buwalabu asookedde ddala ku Sheraton Creek Hotel mu Dubai. Tukubiriza abantu baffe abali mu Buwalabu okukoppayo ebintu eby'enkizo ebiyambye abaayo okwekulaakulanya nabo babisse mu nkola kibayambe okugenda mu maaso. Tubakubiriza…
Katikkiro Charles Peter Mayiga leero atikkula oluwalo okuva mu masaza; Buweekula, Kyaggwe, Butambala, Buddu ne Kyaggwe. Amasaza gano gakiikiriddwa eggombolola Mumyuka Bagezza, Musaale Nagojje, Ssaabaddu Ngando, Ssaabawaali Bulo, Mut. VIII Kasaali wamu n'ekitongole ky'abakyala…
Katikkiro @cpmayiga ayolekedde ggwanga lya America okwetaba mu lukuŋŋaana lwa Buganda Bumu North American Convention #BBNAC2025 Katikkiro ayogeddeko eri Bannamawulire n'ategeeza nti ekibatwala ekikulu kukumaakuma bantu ba Kabaka abali ebweru wa Buganda. gambuuze.ug/katikkiro-agen…
Kulika Kulika Ayi Mpologoma ya Buganda okutuuka ku lunaku luno olw'ekkula ery'emyaka 70. Katonda Yeebale🙏 Yuguuma Yuguuma Ayi Ssaabasajja Kabaka! #KabakaMutebiAt70
Nsisinkanye Abaami ba Kabaka ku mitendera gyonna ab'e Ssaza Kooki, n'embalambika ku ntambuza y’emirimu.Ku mukolo gwe gumu olukiiko olukulembeze olw'e Ssaza wamu n'omumyuka owokubiri ow'omukwanaganya w'emirimu gya Ssaabasajja mu Ssaza Kooki,bakubye ebirayiro eby'obuweereza mu bifo
Olukiiko lw'ekitongole ky'obuwangwa n'obulambuzi mu Kyaddondo lutongozeddwa. Omumyuka Owookubiri owa Kaggo Dr. Fiona Kalinda ng'atongoza olukiiko luno asabye abaweereddwa obuvunaanyizibwa abakulirwa Dr. Zaitun Baboolamwavu, okutuukiriza obulungi ebibasuubirwamu.
Abantu ba Kabaka Balabuddwa ku kwonoona obutondebwensi. Minisita Israel Kazibwe Kitooke yakoze okulabula kuno bw'abadde atikkula oluwalo okuva mu Bannakyaggwe, Bannabulemeezi ne Bannabuddu abakiise Embuga olwaleero. #LuwaloLwaffe2025 Ebisingawo 👇 gambuuze.ug/abantu-ba-kaba…
Empaka za Kayima Cup zitongozebwa leero. Eggombolola ez’enjawulo za kubbinkana mu mupiira gw'ebigere, okubaka, omweso, amaato, emirala Omwami w'Essaza, Owek. Sarah Nannono Kaweesi akubirizza Abaami b'Egombolola okukunga abantu beeyiwe mu bungi ku bisaawe. #GgombololaCompetitions
Tulina ensonga eziwerako okwenyumiriza n'okujaganya olw'emyaka 70 egya Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II. #KabakaMutebiAt70 | #KabakaWange
Entebya y'Oluwalo 2024 egenda kwanjulwa enkya ya leero #Luwalo2024
Emiramwa 12 mu bubaka bwa Ssaabasajja Kabaka obwa Ssekukkulu Katikkiro Charles Peter Mayiga ng'asinziira mu Lutikko e Lubaga akubirizza Obuganda okwefumiitiriza ku bubaka buno n'okuteekateeka mu nkola Maasomoogi bye yayogeddeko. Ebisingawo 👇 #Gambuuze gambuuze.ug/okusaba-kwa-se…
Oluwummula Lutuuse, Abaana Mubakuume Butiribiri - Minisita Serwanga Minisita w'Abavubuka, Emizannyo n'Ebitone Owek. Robert Serwanga Ssaalongo y'atikudde oluwalo leero okuva mu Bannabulemeezi, Bannassingo ne Bannabuddu abakiise Embuga n'ensimbi ezisobye mu bukadde 46. Owek.…
Ekiriwo kati; Ggombolola ez’enjawulo okuva mi Masasa Ssingo, Busiro, Buddu, zikiise embuga okuleeta oluwalo. Minisita w'Amawulire Okukunga era Omwogezi w'Obwakabaka, Oweek Israel Kazibwe Kitooke, yakiikiridde Katikkiro okubatikkula nga ayambibwako Oweek. Joseph Kawuki.
United States เทรนด์
- 1. Brian Kelly 13.5K posts
- 2. #VERZUZ 52K posts
- 3. Yamamoto 59.8K posts
- 4. Birdman 13.8K posts
- 5. No Limit 34.1K posts
- 6. Mia X 583K posts
- 7. Cash Money 29K posts
- 8. Colorado 33.2K posts
- 9. Wayne 37.5K posts
- 10. Salter 1,584 posts
- 11. Michigan 38.4K posts
- 12. Texas A&M 12.7K posts
- 13. Death Valley 4,878 posts
- 14. Deion 1,656 posts
- 15. #GoBlue 3,592 posts
- 16. Turk 578K posts
- 17. Aggies 4,888 posts
- 18. #HalloweenHavoc 49.6K posts
- 19. Coach Prime 1,190 posts
- 20. Jonas Brothers 6,889 posts
คุณอาจชื่นชอบ
-
Mwanyi Terimba Limited
@MwanyiTerimba -
Masaza Cup ⚽
@MasazaCup_ -
Buganda Heritage and Tourism Board (BHTB)
@TourBugandaUG -
BudduSsaza_Pookino
@BudduPookino -
Nabakungulu Vanessa Hannah👑
@MissTourism2023 -
MAWOGOLA SSAZA OFFICIAL
@SazzaMawogola -
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
@BobNsibirwa -
Ministry of Youths, Sports & Arts _Buganda
@Buganda_Youths -
Min. of Bulungibwansi, Environment& Gender-Buganda
@Bulungibwansi -
Buganda Investments& Commercial Undertatakings Ltd
@Bicul_Ug -
Nnaabagereka Development Foundation
@NnaabagerekaOrg -
SSAZA KYADDONDO
@Kyaddondo_Ssaza -
Essaza Kyaggwe
@Essaza_Kyaggwe -
Mulindwa Gerald
@MulindwaGera -
Muteesa I Royal University
@MuteesaIRoyal
Something went wrong.
Something went wrong.