#cbsfmupdates search results
Ebyokwerinda binywezeddwa mu kifo Hon Kyagulanyi wakubye olukungaana nga n'embwa zivuddeyo. #CBSFMUpdates
President wa @democraticfr , Owek @MathiasMpuuga Nsamba ng'ayita mu Kikuubo, mu kibuga Masaka gyegenze okubuuza ku basuubuzi. #CBSFmUpdates
Entanda ya Buganda etandise ku leediyo ya 88.8 CBS FM, ne ku mikutu gyaffe cbsfmug Entanda ewagiddwa @mtnug #CBSFmUpdates
Emizannyo gy'Ebitongole by'Obwakabaka gikomekkerezebwa leero wansi w'omulanwa #Ommanyi era gigenda maaso mu Lubiri e Mmengo. Ebitongole ebisoba mu 20 bittunka mu mizannyo egyenjawulo; Omupiira, okubaka, emisinde, omweso, ludo, n'emizannyo emirala. #CBSFmUpdates
Entanda ya Buganda etandise ku leediyo ya 88.8 CBS FM, ne ku mikutu gyaffe cbsfmug-abali mu nsike kuliko Nakyambadde Maria, Lubwama Simon Peter ne BasajjaMivule Yowana Entanda ewagiddwa @mtnug #CBSFMUpdates
Ayagala eky'omubaka wa Parliament owa Kampala Central @agribussiness1 ayagala obwasiisi obuweebwa ababaka ba Parliament bukendeezebweko! #CBSFmUpdates
Ekirungi kya kano akantu, ne bwe kakufiirako mu kkubo, ofuluma kafulume nga okeebegajja nga okassa ku mutwe, nga weetambulira kudda waka. Ebyo eby'okwetawaanya nti ononya bbuleekedawuni ggwe oba obiwonye. #CBSFMUpdates.
Abazannyi ba ttiimu ya Uganda Cubs (Abali wansi w'emyaka 17) bakomyewo bulungi okuva e Qatar. #CBSFmUpdates
Jim Muhwzi's radio,Rukungiri FM which is located in Rwanyakashehe - Rukungiri reportedly in flames. #CBSFmUpdates .
Enkya ku Lwomukaaga nga 1 March, mu Program Parliament Yaffe, ku 88.8 Ey'obujjajja tosubwa Owek. Mathias Mpuuga Nsamba omubaka wa Nyendo -Mukungwe era Kaminsona wa Parliament nga tutunuulira eby'obufuzi mu ggwanga. #CBSFmUpdates
Omugagga Brian Kirumira amanyiddwa ennyo nga Brian White akomezeddwawo mu kkooti e Makindye ku misango egyamuggulwako okuli ogw'okusaddaaka n'okutta omuntu mu butanwa. White era nga bwegwali jjuuzi, ne neero aleeteddwa atema miranga! #CBSFmUpdates
Emizannyo gy'Ebitongole by'Obwakabaka gikomekkerezebwa leero wansi w'omulanwa #Ommanyi era gigenda maaso mu Lubiri e Mmengo. Ebitongole ebisoba mu 20 bittunka mu mizannyo egyenjawulo; Omupiira, okubaka, emisinde, omweso, ludo, n'emizannyo emirala. #CBSFmUpdates
Abazannyi ba ttiimu ya Uganda Cubs (Abali wansi w'emyaka 17) bakomyewo bulungi okuva e Qatar. #CBSFmUpdates
Abawagizi b'omupiira gwa Uganda baatuuse dda ku kisaawe ky'ennyonyi e Ntebe okulindirira n'okwaniriza "abaana" baffe aba Uganda Cubs abakomawo okuva mu lutabaalo lw'okusunsula abanaasamba mu z'ensi yonna. #CBSFmUpdates
President wa @democraticfr , Owek @MathiasMpuuga Nsamba ng'ayita mu Kikuubo, mu kibuga Masaka gyegenze okubuuza ku basuubuzi. #CBSFmUpdates
Enkya nga 22 November , abaweereza mu bitongole bya Kabaka lwebaneetaba mu mpaka ez'akamalirizo mu lubiri e Mmengo, Ssenkulu wa CBS Omuk Michael Kawooya Mwebe aweze nti CBS ez'omwaka guno ezeetikka. #Ommanyi? #CBSFmUpdates @BugandaKingdom_ @MuteesaIRoyal @bbstvug @TourBugandaUG…
Entanda ya Buganda etandise ku leediyo ya 88.8 CBS FM, ne ku mikutu gyaffe cbsfmug Entanda ewagiddwa @mtnug #CBSFmUpdates
Ekirungi kya kano akantu, ne bwe kakufiirako mu kkubo, ofuluma kafulume nga okeebegajja nga okassa ku mutwe, nga weetambulira kudda waka. Ebyo eby'okwetawaanya nti ononya bbuleekedawuni ggwe oba obiwonye. #CBSFMUpdates.
Abawagizi ba Hon Kyagulanyi bakedde kweyiwa ku Hotel wessuze mu Arua bwabadde ayolekera okugenda e Maracha okunoonya akululu. #CBSFMUpdates
Munna Uganda omukyala omukommonsi wa ffirimbi mu mupiira ogw'ebigere Shamim Nabadda alondeddwa ng'omusazi w'omupiira omukyala mu Africa ow'omwaka guno. Yogaayoga nnyo nnyabo! #CBSFmUpdates
Entanda ya Buganda etandise ku leediyo ya 88.8 CBS FM, ne ku mikutu gyaffe cbsfmug Entanda ewagiddwa @mtnug #CBSFmUpdates
Omukulembeze w'eggwanga @KagutaMuseveni ng'akozesa obuyinza obumuweebwa mu Ssemateeka, aliko abasibe 143 baasonyiye bayimbulwe baddemu balye butaala. Olukalala lw'abasibe President b'addiddemu lufulumiziddwa ekitongole ky'amakomera mu ggwanga. #CBSFmUpdates
Banna @NRMOnline district y’e Namayingo baatuuse dda mu kisaawe kya Namayingo Primary School gokulindirira Ssentebe w’ekibiina kyabwe agenda okubakubamu olukungaana lw’okubasaba akalulu. Bakulembeddwamu Ssaabawandiisi w’ekibiina kyabwe Hon Richard Todwong. #CBSFmUpdates
Omugagga Brian Kirumira amanyiddwa ennyo nga Brian White akomezeddwawo mu kkooti e Makindye ku misango egyamuggulwako okuli ogw'okusaddaaka n'okutta omuntu mu butanwa. White era nga bwegwali jjuuzi, ne neero aleeteddwa atema miranga! #CBSFmUpdates
Akwatidde ekibiina National Unity Platform bendera ku ky’omubaka wa Kawempe North munnamateeka Erias Luyimbazi Nalukoola mu nkola yaabwe gyebaatuumye “Umbrella Kkampeyini” atandise okukuyega abalonzi mu butongole. Atandikidde Kyebando mu Katale. #CBSFMUpdates
Program Entanda ya Buganda etandise ku 88.8 CBS FM, ne ku mikutu gyaffe cbsfmug nga tusinziira ku kitebe kya @mtnug mu Kampala. Entanda ewagiddwa @mtnug #Entanda2025 #TukulaFfena #CBSFMUpdates
Bannakibiina kya National Unity Platform bakomezeddwawo ku Kkooti e Kawempe (Kanyanya) Bano ekkuminoomu bavunaanibwa okwenyigira mu dduyiro w’ekinnamaggye eyategekebwa okukuza amazaalibwa ga Pulezidenti wa NUP Hon Kyagulanyi Ssentamu Robert. #CBSFmUpdates
Omukulembeze w'eggwanga @KagutaMuseveni alonze eyaliko Ssentebe w'akakiiko k'ebyokulonda Eng. Badru Kiggundu okubeera Ssenkulu wa @BusitemaUni . Kitegeerekese nti Eng. Kiggundu anaatuuzibwa ku buvunaanyizibwa buno nga 28 omwezi guno ku University e Busitema. #CBSFmUpdates
Ebyokwerinda binywezeddwa mu kifo Hon Kyagulanyi wakubye olukungaana nga n'embwa zivuddeyo. #CBSFMUpdates
Jim Muhwzi's radio,Rukungiri FM which is located in Rwanyakashehe - Rukungiri reportedly in flames. #CBSFmUpdates .
Omukolo gw'okusaba kw'amazaalibwa ga Ssaabasajja age 69 kutandise ku Kkanisa y'Abadiventi e Najjanakumbi. #CBSFmUpdates
Olwaleero abayizi ba S.6 mu ggwanga lyonna lwebatandika ebibuuzo byabwe eby'akamalirizo. Batandika n'okuteekebwateekebwa mu kimanyiddwa nga Briefing olwo ku Bbalaza nga 10 batandike okwanukula ebibuuzo mu buwandiike n'obwoleke mu bibiina. #CBSFmUpdates
Enkya ku Lwomukaaga nga 1 March, mu Program Parliament Yaffe, ku 88.8 Ey'obujjajja tosubwa Owek. Mathias Mpuuga Nsamba omubaka wa Nyendo -Mukungwe era Kaminsona wa Parliament nga tutunuulira eby'obufuzi mu ggwanga. #CBSFmUpdates
The death toll from Hurricane Melissa in Jamaica has risen to 45, with 15 people still missing. #cbsfmupdates #foreignnews
Ebika nga bwe bikoze Engeye 33 - Engo 12 Emmamba Namakaka 32 - Embwa15 Omutima omusagi 22 - Embogo 12 Omusu 36 - Empeewo 08 Olugave 21 -Ente 26 Ngaali 26 - Ekkobe 17 Ennyonyi ennyange 23 -Engonge 19 Effumbe 24 -Obutiko 18 Enseenene 34 -Emmamba Kakoboza 14 #CBSFmUpdates
Entanda ya Buganda etandise ku leediyo ya 88.8 CBS FM, ne ku mikutu gyaffe cbsfmug Entanda ewagiddwa @mtnug #CBSFmUpdates
Program Entanda ya Buganda etandise ku 88.8 CBS FM, ne ku mikutu gyaffe cbsfmug nga tusinziira ku kitebe kya @mtnug mu Kampala. Entanda ewagiddwa @mtnug #Entanda2025 #TukulaFfena #CBSFMUpdates
Around 200 people have been killed in clashes over territorial control in northeast Nigeria. #cbsfmupdates
Ekirungi kya kano akantu, ne bwe kakufiirako mu kkubo, ofuluma kafulume nga okeebegajja nga okassa ku mutwe, nga weetambulira kudda waka. Ebyo eby'okwetawaanya nti ononya bbuleekedawuni ggwe oba obiwonye. #CBSFMUpdates.
Enteekateeka z'okukungubagira n'okuziika eyali munnamateeka omukulu owa @NUP_Ug Counsel Anthony Wameli zifulumiziddwa. #CBSFmUpdates
Something went wrong.
Something went wrong.
United States Trends
- 1. Good Monday 31.2K posts
- 2. #MondayMotivation 8,368 posts
- 3. TOP CALL 3,888 posts
- 4. AI Alert 1,566 posts
- 5. Market Focus 2,680 posts
- 6. Check Analyze N/A
- 7. Token Signal 2,065 posts
- 8. #centralwOrldXmasXFreenBecky 614K posts
- 9. SAROCHA REBECCA DISNEY AT CTW 634K posts
- 10. #LingOrmDiorAmbassador 317K posts
- 11. NAMJOON 61.9K posts
- 12. Victory Monday 1,516 posts
- 13. #BaddiesUSA 67.4K posts
- 14. DOGE 187K posts
- 15. Chip Kelly 9,591 posts
- 16. Monad 121K posts
- 17. Scotty 10.6K posts
- 18. Happy Thanksgiving 10.1K posts
- 19. Stacey 23.4K posts
- 20. Gilligan 4,162 posts