#cbsfmupdates search results
Abange abooluganda, luguudo ki olusinga okubaako kagonja akookye akalungi akawooma?! Akantu kano kaalimwanga nnyo mu Mawokota, naye kati kasaasaanidde Uganda yonna. #CBSFMUpdates
Ebyokwerinda binywezeddwa mu kifo Hon Kyagulanyi wakubye olukungaana nga n'embwa zivuddeyo. #CBSFMUpdates
Abazannyi ba ttiimu ya Uganda Cubs (Abali wansi w'emyaka 17) bakomyewo bulungi okuva e Qatar. #CBSFmUpdates
President wa @democraticfr , Owek @MathiasMpuuga Nsamba ng'ayita mu Kikuubo, mu kibuga Masaka gyegenze okubuuza ku basuubuzi. #CBSFmUpdates
Program Entanda ya Buganda etandise ku 88.8 CBS FM, ne ku mikutu gyaffe cbsfmug nga tusinziira ku kitebe kya @mtnug mu Kampala. Entanda ewagiddwa @mtnug #Entanda2025 #TukulaFfena #CBSFMUpdates
Emizannyo gy'Ebitongole by'Obwakabaka gikomekkerezebwa leero wansi w'omulanwa #Ommanyi era gigenda maaso mu Lubiri e Mmengo. Ebitongole ebisoba mu 20 bittunka mu mizannyo egyenjawulo; Omupiira, okubaka, emisinde, omweso, ludo, n'emizannyo emirala. #CBSFmUpdates
Entanda ya Buganda etandise ku leediyo ya 88.8 CBS FM, ne ku mikutu gyaffe cbsfmug Entanda ewagiddwa @mtnug #CBSFmUpdates
Ekirungi kya kano akantu, ne bwe kakufiirako mu kkubo, ofuluma kafulume nga okeebegajja nga okassa ku mutwe, nga weetambulira kudda waka. Ebyo eby'okwetawaanya nti ononya bbuleekedawuni ggwe oba obiwonye. #CBSFMUpdates.
Munna Kalungu ow'ensonga era munna Democratic Front ayagala eky'omubaka wa Kalungu West mu Parliament, Michael Birimuye Matovu asuubizza banna Kalungu nti mu Parliament waakwogera eby'ensonga era afube bissibwe mu nkola. #CBSFmUpdates
Entanda ya Buganda etandise ku leediyo ya 88.8 CBS FM, ne ku mikutu gyaffe cbsfmug Entanda ewagiddwa @mtnug #CBSFmUpdates
Enkya ku Lwomukaaga nga 1 March, mu Program Parliament Yaffe, ku 88.8 Ey'obujjajja tosubwa Owek. Mathias Mpuuga Nsamba omubaka wa Nyendo -Mukungwe era Kaminsona wa Parliament nga tutunuulira eby'obufuzi mu ggwanga. #CBSFmUpdates
Jim Muhwzi's radio,Rukungiri FM which is located in Rwanyakashehe - Rukungiri reportedly in flames. #CBSFmUpdates .
Entanda ya Buganda etandise ku leediyo ya 88.8 CBS FM, ne ku mikutu gyaffe cbsfmug Entanda ewagiddwa @mtnug #CBSFmUpdates
Abange abooluganda, luguudo ki olusinga okubaako kagonja akookye akalungi akawooma?! Akantu kano kaalimwanga nnyo mu Mawokota, naye kati kasaasaanidde Uganda yonna. #CBSFMUpdates
Emizannyo gy'Ebitongole by'Obwakabaka gikomekkerezebwa leero wansi w'omulanwa #Ommanyi era gigenda maaso mu Lubiri e Mmengo. Ebitongole ebisoba mu 20 bittunka mu mizannyo egyenjawulo; Omupiira, okubaka, emisinde, omweso, ludo, n'emizannyo emirala. #CBSFmUpdates
Abazannyi ba ttiimu ya Uganda Cubs (Abali wansi w'emyaka 17) bakomyewo bulungi okuva e Qatar. #CBSFmUpdates
Abawagizi b'omupiira gwa Uganda baatuuse dda ku kisaawe ky'ennyonyi e Ntebe okulindirira n'okwaniriza "abaana" baffe aba Uganda Cubs abakomawo okuva mu lutabaalo lw'okusunsula abanaasamba mu z'ensi yonna. #CBSFmUpdates
President wa @democraticfr , Owek @MathiasMpuuga Nsamba ng'ayita mu Kikuubo, mu kibuga Masaka gyegenze okubuuza ku basuubuzi. #CBSFmUpdates
Enkya nga 22 November , abaweereza mu bitongole bya Kabaka lwebaneetaba mu mpaka ez'akamalirizo mu lubiri e Mmengo, Ssenkulu wa CBS Omuk Michael Kawooya Mwebe aweze nti CBS ez'omwaka guno ezeetikka. #Ommanyi? #CBSFmUpdates @BugandaKingdom_ @MuteesaIRoyal @bbstvug @TourBugandaUG…
Entanda ya Buganda etandise ku leediyo ya 88.8 CBS FM, ne ku mikutu gyaffe cbsfmug Entanda ewagiddwa @mtnug #CBSFmUpdates
Ekirungi kya kano akantu, ne bwe kakufiirako mu kkubo, ofuluma kafulume nga okeebegajja nga okassa ku mutwe, nga weetambulira kudda waka. Ebyo eby'okwetawaanya nti ononya bbuleekedawuni ggwe oba obiwonye. #CBSFMUpdates.
Abawagizi ba Hon Kyagulanyi bakedde kweyiwa ku Hotel wessuze mu Arua bwabadde ayolekera okugenda e Maracha okunoonya akululu. #CBSFMUpdates
Munna Uganda omukyala omukommonsi wa ffirimbi mu mupiira ogw'ebigere Shamim Nabadda alondeddwa ng'omusazi w'omupiira omukyala mu Africa ow'omwaka guno. Yogaayoga nnyo nnyabo! #CBSFmUpdates
Entanda ya Buganda etandise ku leediyo ya 88.8 CBS FM, ne ku mikutu gyaffe cbsfmug Entanda ewagiddwa @mtnug #CBSFmUpdates
Omukulembeze w'eggwanga @KagutaMuseveni ng'akozesa obuyinza obumuweebwa mu Ssemateeka, aliko abasibe 143 baasonyiye bayimbulwe baddemu balye butaala. Olukalala lw'abasibe President b'addiddemu lufulumiziddwa ekitongole ky'amakomera mu ggwanga. #CBSFmUpdates
Banna @NRMOnline district y’e Namayingo baatuuse dda mu kisaawe kya Namayingo Primary School gokulindirira Ssentebe w’ekibiina kyabwe agenda okubakubamu olukungaana lw’okubasaba akalulu. Bakulembeddwamu Ssaabawandiisi w’ekibiina kyabwe Hon Richard Todwong. #CBSFmUpdates
Omugagga Brian Kirumira amanyiddwa ennyo nga Brian White akomezeddwawo mu kkooti e Makindye ku misango egyamuggulwako okuli ogw'okusaddaaka n'okutta omuntu mu butanwa. White era nga bwegwali jjuuzi, ne neero aleeteddwa atema miranga! #CBSFmUpdates
Akwatidde ekibiina National Unity Platform bendera ku ky’omubaka wa Kawempe North munnamateeka Erias Luyimbazi Nalukoola mu nkola yaabwe gyebaatuumye “Umbrella Kkampeyini” atandise okukuyega abalonzi mu butongole. Atandikidde Kyebando mu Katale. #CBSFMUpdates
Program Entanda ya Buganda etandise ku 88.8 CBS FM, ne ku mikutu gyaffe cbsfmug nga tusinziira ku kitebe kya @mtnug mu Kampala. Entanda ewagiddwa @mtnug #Entanda2025 #TukulaFfena #CBSFMUpdates
Abange abooluganda, luguudo ki olusinga okubaako kagonja akookye akalungi akawooma?! Akantu kano kaalimwanga nnyo mu Mawokota, naye kati kasaasaanidde Uganda yonna. #CBSFMUpdates
Ebyokwerinda binywezeddwa mu kifo Hon Kyagulanyi wakubye olukungaana nga n'embwa zivuddeyo. #CBSFMUpdates
Jim Muhwzi's radio,Rukungiri FM which is located in Rwanyakashehe - Rukungiri reportedly in flames. #CBSFmUpdates .
Omukolo gw'okusaba kw'amazaalibwa ga Ssaabasajja age 69 kutandise ku Kkanisa y'Abadiventi e Najjanakumbi. #CBSFmUpdates
Enkya ku Lwomukaaga nga 1 March, mu Program Parliament Yaffe, ku 88.8 Ey'obujjajja tosubwa Owek. Mathias Mpuuga Nsamba omubaka wa Nyendo -Mukungwe era Kaminsona wa Parliament nga tutunuulira eby'obufuzi mu ggwanga. #CBSFmUpdates
Ebika nga bwe bikoze Engeye 33 - Engo 12 Emmamba Namakaka 32 - Embwa15 Omutima omusagi 22 - Embogo 12 Omusu 36 - Empeewo 08 Olugave 21 -Ente 26 Ngaali 26 - Ekkobe 17 Ennyonyi ennyange 23 -Engonge 19 Effumbe 24 -Obutiko 18 Enseenene 34 -Emmamba Kakoboza 14 #CBSFmUpdates
Entanda ya Buganda etandise ku leediyo ya 88.8 CBS FM, ne ku mikutu gyaffe cbsfmug Entanda ewagiddwa @mtnug #CBSFmUpdates
Around 200 people have been killed in clashes over territorial control in northeast Nigeria. #cbsfmupdates
The death toll from Hurricane Melissa in Jamaica has risen to 45, with 15 people still missing. #cbsfmupdates #foreignnews
Entanda ya Buganda etandise ku leediyo ya 88.8 CBS FM, ne ku mikutu gyaffe cbsfmug Entanda ewagiddwa @mtnug #CBSFmUpdates
Banna @NRMOnline bajjuzza dda ekisaawe kya Kameke Primary school mu district y'e Pallisa webalindidde Ssentebe w'ekibiina kyabwe era abakwatidde bendera ku bwa President, Gen @KagutaMuseveni okubasaba akalulu. #CBSFmUpdates #UgandaDecides2026
Enteekateeka z'okukungubagira n'okuziika eyali munnamateeka omukulu owa @NUP_Ug Counsel Anthony Wameli zifulumiziddwa. #CBSFmUpdates
Kitalo! Deputy Fufa President , Darius Mugoye has died Today morning at Mengo hospital makya. RIP #CBSFmUpdates
Something went wrong.
Something went wrong.
United States Trends
- 1. #WWERaw 74.2K posts
- 2. Moe Odum N/A
- 3. Brock 40.1K posts
- 4. Bryce 21K posts
- 5. Panthers 37.5K posts
- 6. Finch 13.9K posts
- 7. Timberwolves 3,782 posts
- 8. Keegan Murray 1,448 posts
- 9. Gonzaga 4,013 posts
- 10. 49ers 41.7K posts
- 11. Canales 13.3K posts
- 12. #GMMTV2026 105K posts
- 13. TOP CALL 8,914 posts
- 14. Niners 5,865 posts
- 15. Penta 10.6K posts
- 16. Malik Monk N/A
- 17. #FTTB 5,872 posts
- 18. Alan Dershowitz 2,425 posts
- 19. Logan Cooley 1,167 posts
- 20. AI Alert 7,654 posts