你可能會喜歡
Program Entanda ya Buganda ku 88.8 FM. Tulina abamegganyi basatu okuli Nagawa Proscovia yeddira Nkima essaza Buddu, Ntaate Aloysias yeddira Mmamba Namakaka essaza Busiro ne Kizito Tonny yeddira Mmamba Namakaka essaza Buddu. Ewagiddwa @mtnug #CBSFmUpdates




Kyagulanyi olwaleero asiibye Kibuku ne Buteleja ng'anoonya akalulu, asuubizza okutereeza embeera zaabwe mu byobulamu nga buli luvannyuma lwa 3km waakuzimbawo eddwaliro. #CBSFMUpdates


Munna @FDCOfficial1 Hon Nathan Nandala Mafabi akubye olukungaana gaggadde mu Boma Grounds e Kapchorwa abaayo n'abasaba akalulu. Abasuubizza okubatereereza embeera y'ebyenfuna byabwe. #UgandaDecides2026




Leero mu Program Entanda ya Buganda ku 88.8 Ey'obujjajja. Ewagiddwa @mtnug #entandayabuganda2025

Omwana wo muleete ku Good Times School Kawaala Ssomero lyabawala n’abalenzi, Primary,Nursery ne Day careLisangibwa Kasubi –Kawaala mu Lubaga. lya bawala n’abalenzi, abava awaka n’abekisulo, balina emmotoka ezitambuza abayizi Okumanya ebisingawo kuba essimu 0393248796 oba…

Ssentebe wa @NRMOnline mu ggwanga era omukulembeze w'eggwanga @KagutaMuseveni atuuse mu kisaawe ky'essomero lya Nyudri Urban Secondary School e Maracha gyakubye olukungaana lw'okunoonya akalulu olusoose olwaleero. Museveni atambudde ne First Lady. Ayaniriziddwa ba mmemba ba CEC…




President wa @NUP_Ug ng'ayolekera e Kibuku ne Butaleja gyagenze okuwenja akalulu akanaamutuusa mu e Ntebe mu ntebe. #UgandaDecides2026




Kookolo w’amabeere atirimbula nnyo ba maama, mu buli ddakiika waliwo maama afa olwa kookolo ono mu nsi yonna! Tusobola okumutuula ku nfeete, ssinga ba maama beewala okukommonta ssegereeti (taaba) nebiringa ebyo, okwewala omwenge oguyitiridde wamu n’okukuuma emibiri gyabwe nga…

Abaagala entebe y'eggwanga ennene n'olwaleero babukeerezza nkokola okugenda mu bantu okubawenjaamu akalulu. Owa @NRMOnline Yoweri Kaguta Museveni agaenze Maracha ne Koboko, owa @NUP_Ug Kyagulanyi Ssentamu aganze Kibuku ne Butalejja , owa @FDCOfficial1 Nathan Nandala Mafabi…



Waliwo abamu ku balonzi mu Division y’e Makindye mu Kampala abaddukidde mu kakiiko k’ebyokulonda okuwakanya abamu ku bantu Omulangira Charles Luba Lwanga beyassaayo okumusemba avuganye ku kya mmeeya wa divison eyo. Bano ye; Yasin Omari ne Peter Ndyomugenyi balumiriza Luba nti…




United States 趨勢
- 1. D’Angelo 236K posts
- 2. D’Angelo 236K posts
- 3. Brown Sugar 18.5K posts
- 4. Black Messiah 8,969 posts
- 5. #PortfolioDay 12.5K posts
- 6. Young Republicans 7,590 posts
- 7. Voodoo 18.4K posts
- 8. Pentagon 105K posts
- 9. How Does It Feel 8,070 posts
- 10. Powell 41K posts
- 11. Happy Birthday Charlie 132K posts
- 12. VPNs 1,245 posts
- 13. First Presidency 1,917 posts
- 14. Baldwin 18.6K posts
- 15. Osimhen 156K posts
- 16. Scream 5 N/A
- 17. World Cup 300K posts
- 18. Politico 141K posts
- 19. Rest in Power 16.6K posts
- 20. CJGJ N/A
你可能會喜歡
-
ISAH KIMBUGWE
@IsahKimbugwe -
Ministry of Local Government_Buganda
@LocalGovt_Bug -
Buganda Investments& Commercial Undertatakings Ltd
@Bicul_Ug -
Min. of Bulungibwansi, Environment& Gender-Buganda
@Bulungibwansi -
Joshua Musaasizi Nsubuga
@joshuamusaasiz3 -
Ministry of Culture, Tourism, Palaces & Security
@Buganda_Culture -
Sam Kazibwe Dispatches
@Dr_Samkazibwe -
the one
@symon_kyam9862 -
¹⁶
@afcacheng -
Abdulbasitwi
@nageebumukasa -
Wilberforce Musinguzi
@Wilberf123456 -
SODIUM MG
@BenonMugis80071
Something went wrong.
Something went wrong.